McLean Nakalema ali straight nnyo mu byayagala, abikunnyonnyola nanye nga mu byonna ggwe amwegwanyiza fuba nnyo okubeera n'obwongo, nga toyogeza ssente, nga toli wa mirembe giri egyasookawo, musobola okuyambagano kyokka nga endya yo otegeera Diet tayagala musajja alya nnyo bya masavu. Mwewangulire ku nnamba y'essimu eyo wammanga kyokka ofube okwennyonnyolako bw'omukubira.