Omusasi waffe Moses Nsubuga yatalaaze ebifo ebyenjawulo omwabadde Makindye, Kololo, Rubaga, ne Nakawa gye yasanze Bannakampala naddala byanabiwala nga bitiguka.
Ku ssaawa 2:00 ezekiro baabada tebakyategeera biri ku nsi nga batandise n'okwekola obusolo olw'okunywa ne bagangayira.